Abakwatibwa tulina 177 – Minisita Jeje Odongo

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ABANTU TULINAKO 177:
Minisita w’Ensonga zomunda mu Ggwanga Gen. Alhajji Jeje Odongo avuddeyo nawa Palamenti olukalala lw’abantu 177 abagambibwa okubuzibwawo.
Agamba nti 43 bakwatibwa lwa bwegugungo, 156 basangibwa n’ebintu by’amaggye ate 7 lwakutuula mu nkiiko ezaali zitegeka okwekalakaasa oluvannyuma lwokulonda.
Share.

Leave A Reply