Breaking
News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
Abakwatibwa e Kalangala bawolezza ku zoom
January 19, 2021 · Mubiru Ali
Abantu abaali ku ttiimu ya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine eyali enoonya akalulu abakwatibwa nga agenze e Kalangala nga ku bano kwaliko; abakuumi be, abasawo ne Bannamawulire nga bano abamu ku bbo bateebwa ku kakalu ka Kkooti e Masaka wabula nebatateebwa olunaku olwaleero emisango bagibasomedde bayita ku zoom.