Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 207 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abakwata booda booda nga si ba Poliisi bakwatibwe – Tanui

November 9, 2022 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police, Steven Tanui avuddeyo naawa abavuzi ba Piki piki amagezi ababoyeddwako piki piki zaabwe abantu ababadde mu ngoye ezabulijjo okugenda bekubire enduulu mu bunnambiro ku Poliisi kuba kino kyakoleddwa mu bukyamu.
Tanui era ayisizza ekiragiro ekikwata abantu babulijjo bonna abenyigidde mu kikwekweto kino bavunaanibwe omusango gwokwefuula kyebatali era naategeeza nti Abaserikale ba Poliisi tebalina kukozesa bantu babulijjo mu kutuukiriza emirimu gyaabwe.