Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 374 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abakuumi ba Bobi Wine bateereddwa

September 30, 2020 · Mubiru Ali
Munnamateeka Shamim Malende olunaku olwaleero ayambyeko abakuumi b’Omukulembeze w’Ekibiina kya National Unity Platform – NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okuyimbirwa ku kakalu ka Kkooti.
Bano okuli; Kavuma Jamushid ne Matovu Adam bakwatibwa ku lunaku olw’okutaano ku Kkooti bwebaali bagenze n’omubaka Kyagulanyi okuwulira omusango gwa NUP.
Bano bavunaanibwa emisango okuli okulumya wamu n’okulemesa abasirikale ba Uganda Police Force okukola emirimu gyabwe.