Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 96 listening Simba FM Live
News

Abakungu okuva mu MTN basisinkanye Pulezidenti Museveni

May 10, 2025 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasisinkanye abakungu okuva mu MTN Uganda mu State House Entebe. Yategeezezza nti kikulu nnyo okusiga ensimbi mu bintu ebireetawo emirimu wamu n’okwongera ku nsimbi. Pulezidenti yagambye nti abantu bwebaba n’emirimu ssaako ensimbi, beyongera okukozesa amasimu.
Yasanyukidde nnyo ekyokulaba nti MTN ekulaakulanya. Ono agamba nti ajjukira Muzeeyi Mandela bweyamukubira ku kasimu akatono era ngeno yeyali entandikwa ya MTN.
#ffemmwemmweffe