Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 161 listening Simba FM Live

Abakungu okuva mu European Union bakyaddeko ku kitebe kya NUP

August 12, 2020 · Mubiru Ali
Enkya yaleero abakungu okuva mu European Union in Uganda bakyaddeko ku kitebe ky’ekibiina kya National Unity Platform – NUP ekikulemberwa Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine e Kamwokya, Kampala.
Bano bawerekeddwako Ababaka b’ensi ez’enjawulo okubadde owa; France, Netherlands, Hungary, Austria, Sweden, Ireland ne Denmark.