Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Abakungu abalondoola omutindo gw’ebisaawe okuva mu FIFA balambudde Namboole
April 1, 2019 · Mubiru Ali
Abakungu okuva mu kibiina ekivunaanyizibwa ku mupiira munsi yonna ekya FIFA kitandise omulimu gw’okulambula ebisaawe by’omupiira ebisambirwamu emipiira gy’ensi yonna. Bano kuliko; Mark Smith James ne Richard Riding Paul balambudde ekisaawe kya Mandela National Stadium – Namboole.