Abakulu mu Poliisi batwalibwa kutendekebwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
BAKULU MUDDEYO MUSOME:
Abasirikale ba Uganda Police Forcekumutendera ogw’awaggulu okuva mu bitongole eby’enjawulo abawerera ddala 80 basindikiddwa okwongera okutendekebwa.
Okusinziira ku muddumizi wa Pollisi mu Ggwanga IGP Martin Okoth Ochola bano bakuutuka munkambi ya Poliisi eya Police Senior Command and Staff College e Bwebajja wiiki ejja nga 29 – March – 2021 awatali kwebulankanya.
Share.

Leave A Reply