Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 501 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abakulu b’Ebika batenderezza emirimu gya Lwomwa

February 28, 2024 · Mubiru Ali

Bajjajja Abakulu b’Ebika batenderezza emirimu gya Lwomwa Daniel Bbosa Omubuze, bategeezeza nti ajja kujjukirwanga olw’ebirungi ebingi byakoze mu bulamu bwe.

Abataka basabye Gavumenti okwongeramu amaanyi mu kulwanyisa ebikolwa eby’ettemu ebisusse mu Ggwanga nga byatwaliddemu n’Omutaka Daniel Bbosa omukulu w’Ekika ky’Endiga.

Bajjajja balabudde Abazukkulu okwewala okukozesa obubi emitimbagano nga bawalampa abantu abalala n’okubasiiga enziro.