ABAKULU ABAKYUUSIBWA MU UPDF BAWADDEYO OFFIISI OLWALEERO

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ABAKULU ABAKYUUSIBWA MU UPDF BAWADDEYO OFFIISI OLWALEERO:
Omuduumizi w’eggye eryokuttaka Commander Land Force (CLF) Lt. Gen Muhoozi Kainerugaba olunaku olwaleero lwakwasiddwa offiisi mu butongole nasuubizi okwongera ku busobozi bwa UPDF mu nnwana ezenjawulo, okutumbula embeera yabasirikale, ebyobulamu naddala mu kaseera kano aka COVID-19 wamu n’okusoma.
Ne Chief of Staff Land Force (CoS LF) Maj. Gen. Leopold Kyanda naye awaddeyo offiisi eri amudidde mu bigere Brig Gen Bob Ogiki, wamu ne Deputy Commander Land Force (D/CLF), Maj Gen Sam Kavuma naye awaddeyo offiisi eri Maj. Gen. Sam Okiding.
Share.

Leave A Reply