Abakulira ekitongole kya UNRA balabiseeko mu kakiiko ka COSASE

Executive Director w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Road Authority (UNRA), Allen Kagina alabiseeko mu kakiiko akavunaanyizibwa ku kulondoola emirimu gy’ebintongole bya Gavumenti aka COSASE okunnyonyola ku nsonga n’emivuyo egyanokolwayo Auditor General mu alipoota ye eya 2017/2018. Olutuula lwaleero lukubiriziddwa omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Obama awadde abaana abalwadde ebirabo bya ssekukulu