Abakulira eby’obulamu mu masaka municipality basaba gavumenti eteekewo okugema okwekikungo okw’olukusense

Mu mwezi gw’okuna, Minisitule y’ebyobulamu yalangirira nga obulwadde bw’olukusense bwe bwali bubaluseewo mu disitulikiti ye Kampala, Wakiso, Jinja, Lyantonde, Lwengo, Mbale, Namutumba, Butebo ne Pallisa.
Musa Mabeeri nga ye Principal Medical Officer wa Munisipaali ye Masaka agamba nti ekirwadde ky’Olukusense kibaluseewo mu Masaka era nga abaana 36 bebakaweebwa ebitanda mu Ddwaliro lya Masaka Regional Referral Hospital, so nga ate mu Malwaliro ag’ebintundu omuwendo gweraliikiriza.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Tujja kulwanirira banaffe abakyali mu makomera – Bobi Wine