Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 389 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

abakulira eby’ettaka e wakiso gabamyuuse

December 21, 2018 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Anti Corruption Unit akateekebwawo Omukulembeze w’Egwanga Yoweri Kaguta Museveni okulwanyisa obuli bw’enguzi nobulyake mu Ggwanga Olunaku lw’eggulo kazinzeeko ekitebe kya Disitulikiti y’e Wakiso, naddala ofiisi y’ebyettaka nekakwata abantu abawerako, omuli n’akulira eby’ettaka ku Disitulikiti.
Omwegezi wa Pulezident Don Wannyama yavauddeyo n’ategeeza nti bafunye okwemulugunya okuva mu bantu ab’enjawulo nga babategeeza nga obuli bw’enguzi bwebususse mu offiisi y’ebyettaka e Wakiso era nabo kwekusitukiramu.