Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

ABAKULIRA AMASOMERO TEMWETANTALA OKUTEGEKA BUBAGA

July 16, 2021 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo neyozayoza abayizi bekibiina ekyomusanvu abatuula ebigezo byabwe ebyomwaka 2020, wabula era mu ngeri yemu erabudde amasomero obutamenya biragiro byateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya COVID-19 nga bategeka obubaga. Poliisi egamba nti kino kiyinza okuleetera abayizi okukwatibwa obulwadde bwa COVID-19 singa benyigira mu bubaga buno.
Poliisi esabye abakulu bamasomero okwongezaayo obubaga buno okutuusa nga ekyosi kimaze okuyita.