Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 374 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abakulembeze okuva mu Bwakabaka bwaba Japadhola bakyadde e Mengo

October 1, 2020 · Mubiru Ali
Abakulembeze okuva mu Bwakabaka bwaba Japadhola bakyadde e Mengo okulaba nga bassa kimu ku nsonga z’obutonde bwensi.
Bano bakulembeddwamu Minisita w’Obutondebwensi Owek Josephert Okecho Chombo.
Banjulidde Minisita w’Obutondebwensi mu Bwakabaka Owek Mariam Mayanja Nkalubo engeri gyebaddukanyamu emirimu gyabwe era nga ebisinga babikoppa ku Buganda.
Owek Mariam ategeezezza nti Buganda ne Japadhola bagenda kukwatira wamu okuwanirira obutonde bwensi kubanga enjuuyi zombi zirina ebisomoozo ebifaanagana ku butonde bwensi.