Breaking
News: Omusuuga naye alina amukulira mu Bukama, ono yani? Ekibuuzo kibizadde News: Abakulembeze mu National Unity Platform nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi wEkibiina David Lewis Rubongoya nomwogezi wekibiina LOP Hon. Joel News: Omusirikale wa Uganda Police Force Corporal Mukolerwa Fatina ngakolera mu Kitongole kyamaka nabaana ku Kasangati Police Station avuddeyo
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 384 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abakulembeze mu National Unity Platform nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi wEkibiina David Lewis Rubongoya nomwogezi wekibiina LOP Hon. Joel

September 13, 2026 · Radio Simba

🗳️ Abakulembeze mu National Unity Platform nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi w’Ekibiina David Lewis Rubongoya n’omwogezi w’ekibiina LOP Hon. Joel Ssenyonyi bawaddeyo ebikozosebwa mukusoma eri abaana ba Bannakibiina abali mu makomera, abattibwa, ababuzibwawo nabaabo abalumizibwa oluvannyuma lwokutulugunyizibwa.
Basiimye nnyo abaduukiridde abaana bano okuli King Saha, Ali Muzungu ne Madam Ritah Hanson.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News