Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abakulembeze mu FDC bakedde kukunga bantu begatte ku kibiina

March 10, 2023 · Mubiru Ali

Abakulembeze wamu ne Bannakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC bano nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibiina Patrick Oboi Amuriat, Ssaabawandiisi Hon Nathan Nandala – Mafabi enkya yaleeto bakedde kukunga bantu e Nakawa mu Kampala okuvaayo begatte ku kibiina kino kuba kye kyokka ekisobola okubbulula Bannayuganda okuva mu mbeera ebajeeza.