Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 403 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abakulembeze bebalemesezza enkulaakulana – HE. Museveni

July 24, 2019 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku lw’eggulo bweyabadde alambula Greater Masaka nga abunyisa enjiri yabonna baggagawale yategeezezza nti olugendo lw’okukyuusa wamu n’okulaakulanya Yuganda kututte ebbanga eriwerako okusinga bwekyandibadde lwokuba nti wabula enkwatagana wakati w’abantu ababadde balina okukitambuza naddala abali mu bukulembeze, nga balemererwa okulondawo kiki ekirina okutandikirwako.