Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abakulembeze ba NUP balabiseeko mu Kkooti
September 18, 2020 · Mubiru Ali
Abakulembeze ba National Unity Platform nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’ekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine wamu ne Bammemba abalala balabiseeko mu Kkooti mu maaso g’omulamuzi Musa Ssekaana okusomerwa omusango ogubavunaanibwa nti ekibiina kya NUP bakifuna mu bukyaamu.