Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abakuba abantu baagala kukyayisa Gavuementi – Tumwebaze

October 19, 2018 · Mubiru Ali

Minisita Frank Tumwebaze Kagyigyi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nasaba Poliisi ekole okunoonyereza ku basajja abalabikidde mu katambi nga bakwata omusajja omu nga bwebamukuba ebigala by’emmundu mu ngoye ezabulijjo, agamba nti omuntu yenna akola ekintu ekitali mu mateeka asaana kuvunaanibwa mu mateeka. Wabula agamba nti tulina okukimanya nti abantu abamu nga ye balowooza nti wandibaawo abantu abataagala Gavumenti ya NRM nga bebakola ebikolwa nga bino okuvumanganya Gavumenti ya NRM. Asabye IGP Okoth Ochola okunoonyereza mu bwangu abamanyise ensonga eno.