Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 400 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abakuba abakazi basiru ate batiitiizi – Museveni

March 8, 2018 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asoomoozezza abasajja abakuba abakazi ku mulembe guno era n'ategeeza nti baba basiru ate abatiitiizi okukamala.

Asinzidde Mityana ku mikolo gy'okukuza olunaku lw'esi yonna lw'abakyala egibumbujjidde ku ttendekero lya Busuubizi Core Primary Teachers' College mu Disitulikiti y'e Mityana  nga y'abadde omugenyi omukulu.

Omukolo gwetabiddwako abakungu ba Gavumenti abalala bangi omuli Omukubririza w'olukiiko olukulu olw'eggwanga, Rebecca Alitwala Kadaga, Ssaabaminisita Dr. Ruhakana Rugunda, ba Minisita n'abakungu balala bangi.

Omukolo guno gutambulidde ku mulamwa ogugamba nti " Empowerment of Rural Women and Girls ; Opportunities and Challenges