Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 108 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abakozi mu offiisi ya Ssaabaminisita batwaliddwa mu Kkooti

October 5, 2021 · Mubiru Ali
Under Secretary, Principal, Disaster Management ne Procurement Officer aba Office of the Prime Minister basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi eya Anti Corruption Court nebavunaanibwa emisango okuli okulya enguzi, okukozesa obubi offiisi wamu n’okufiiriza Gavumenti ya Yuganda ssente.
Kino kidiridde okunoonyereza kubigambibwa nti waliwo okugula emmere etali ku mutindo nga yali yakuweebwa abantu abakosebwa amataba mu Kasese.
– Kaima Godfrey (Undersecretary/accounting officer)
– Dhikusooka Cyprian (Principal Disaster Management)
– Mugerwa Kizito (Procurement Officer)