Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 48 listening Simba FM Live

abakozi ku one love beach bekalaakasizza

December 14, 2018 · Mubiru Ali

Abakozi ku One Love Beach e Busaabala eya Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka @Bobi Wine olunaku lw’eggulo bekalaakasizza nga bawakanya ekya Poliisi okugaana ebivulu byonna ebirina okukolebwa e Busaabala. Bano balabiddwako nga bakutte ebipande ebyabaddeko ebigambo ebyoleka obutali bumativu bwabwe eri Poliisi okugaana ebivulu mu kifo kino.