Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Abakozi ba UNBS bakwatiddwa lwakulya nguzi

October 15, 2020 · Mubiru Ali

Akakiiko akateekebwawo okulwanyisa enguzi n’obukenuzi okuva mu maka ga Pulezidenti aka @Anti Corruption Unit – State House nga kakolera wamu ne Uganda Police Force kakutte abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS nebavunaanibwa bwebabadde bagezaako okusaba ekyojamumiro kya bukadde 3 okuva ku Manager wa Mukama Nayamba okusobola okumuwa satifikeeti y’okulambula ekkolero lye. Bano basindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 23 Oct, 2020.