Abakozi b’ekitongole ekitwala Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA enkya yaleero bakedde kwera nguudo wamu n’okugogola emyala nekigendererwa ekyokulaba nti ekibuga kisigala kiyonjo. KCCA ekubiriza Bannayuganda okwewala okumala gamansa kasasiro buli webasanze.
Abakozi ba KCCA bakedde kuyonja kibuga
Share.