Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,632 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abakozi ba Gavumenti abalya enguzi akaduukulu kabalinze – Pulezidenti Museveni

May 2, 2017 · Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni alabudde abakozi ba Gavumenti abalya enguzi nti balye kamanye kubanga anakwatibwako akaduukulu kamulinze.

Okulabula kuno yakukoledde Ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakozi akawungeezi ย ka ggyo egyayindidde e Kamuge ku ssaza mu ggombola y’e Kamuge ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Pallisa .

Omukulembeze w’eggwanga ayongeddeko n’ategeeza nti enjala ani amuwadde akatebe eyeeriisa enkuuli mu ggwanga eva ku bali b’enguzi, abatamiivu n’ababbi.

Agamba nti abali b’enguzi be balabe bennyini eri emirimu gy’abavubuka !