Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Abakozesa ekisaawe ky’ennyonyi Entebe beyongedde – CAA

August 21, 2025 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mbuuka z’ennyonyi mu Ggwanga ekya Uganda Civil Aviation Authority kivvuddeyo nekitegeeza nti mu mwezi gwomusanvu abasaabaze 230,577 bebakozesa ekisaawe abantu, 119,127 bebayingira, 111,450 bebafuluma nga 7,437 bebakozesa ennyonyi buli lunaku.
CAA egamba nti abantu abazze okulaba empaka za #CHAN2024 bebasinze okulinnyisa omuwendo gwabantu.
Bino byogeddwa Omwogezi wa Civil Aviation Authority Vianney Luggya ku kisaawe ky’ennyonyi e Entebe.
Bya Shanitah Nabwabye e Entebe
#ffemmwemmweffe