Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 159 listening Simba FM Live

Abakola ku mikutu gya Taata egya social media betaaga kugoba – Gen. Muhoozi

November 7, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nategeeza nga eggye lya UPDF bweryafunye olukusa okuva eri Gavumenti ya Democratic Republic of the Congo ku lwokutaano nga 4/11/2022, Uganda Airforce, yalumbye era nekuba enkambi za ADF.
Wabula mutabani we Gen. Muhoozi Kainerugaba navaayo nategeeza nti abo abakola ku mikutu gya Taata we egya Social Media betaaga kugoba olwokufulumya obubaka ye bweyayise obwekyaama.