Abakola dduyiro nga basukka mu 5 mu kifo kimu bakukwatibwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Uganda Police Force evuddeyo nerabula Abantu abenyigira mu dduyiro okwewala okumenya ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyabantu obutassukka 5 mu kifo nga bakungaanye. Poliisi egamba tejja kulonzalonza kukwata abo bonna abanasangibwa nga basukka mu 5 nga bakola dduyiro mu kifo ekimu.

COVID-19 #COVID19UG #COVID2019UG #COVID2019 #STAYSAFEUG

Share.

Leave A Reply