Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,989 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Abakola dduyiro mwewale okubeera abangi mu kifo kimu – Dr. Diana Atwine

April 5, 2020 · Mubiru Ali

Permanent Secretary mu Ministry of Health- Uganda Dr. Diana Atwine avuddeyo ku muwendo gw’abantu abeyongedde obungi ku nguudo nti bakola dduyiro. Ono agamba nti wadde bakiriza nti abantu balina okubeera abalamu nga bakola dduyiro, naye ate balina okwewala okubeera abangi era enkola ya ‘Social Distancing’ erina okukolebwa. Asabye ab’ebyokwerinda okuyingirawo bayambe ku bantu bano ate obutakungaana bangi.