Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 174 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abakkulisitu basabiddwa okuyamba abatalina mu kisiibo

March 1, 2017 · Mubiru Ali

Bwanamukulu w’ekigo kya Our Ladies Catholic Church e Gayaza, Fr. Jude Makanga asabye abakkulisitu okweyambisa ekiseera kino eky’ekisiibo okugabira abo abatalina olwo bajja kufuna omukisa okuva eri Omukama Katonda .

Fr. Makanga bino abituuseeko bwabadde akulembeddemu  Missa ey’okusiiga evvu nga abakkulisitu bayingira ennaku za Kalema wali ku kigo kya Our Ladies Catholic Church e Gayaza, agamba nti Abakkulisitu mu kiseera kino balina okuyiga okwerekereza nga era Yezu Kkulisitu bweyakola .

Wabula Bwanamukulu asizidde wano n’akubiriza abazadde okusasulira abaana baabwe emmere ku masomero kibayambeko mu kusoma obulungi .