Abakazi 2 beewemudde nga bayombera omusajja – Jinja

Abakazi babiri e Jinja baweereddwa ekibonerezo kya kukola Bulungibwansi okumala ennaku 14 lwa kwogera bigambo bya buwemu mu lujjudde nga beevuma olw’omusajja ayitibwa Mukisa.

Olukiiko lw’ekyalo Kyomya ekisangibwa mu ggombolola y’e Budondo mu Disitulikiti y’e Jinja nga lukulembeddwamu  ssentebe w’ekyalo kino, Betty Ebembe, lusingisizza Hadijja Nanyonga myaka 26 ne Harriet Namukose omusango gw’okufuuka ebyetere  ku kitundu.

Mu kuweebwa ekibonerezo, ssentebe w’ekyalo agambye nti ababiri bano bakole Bulungibwansi nga beera amaka g’abatuuze wamu n’okusaawa ensiko eri ku makubo g’ekyalo okumalira ddala ennaku 14

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Owa Poliisi yetonze olw’okukuba teargas mu Balokole