Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,072 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abakawona COVID-19 mu Yuganda bali 28 kati

April 19, 2020 · Mubiru Ali

Ministry of Health- Uganda olunaku olwaleero evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 6 ababadde abalwadde ba #COVID-19 bwebawonye nebasiibulwa okuva mu Ddwaliro lya Mulago National Specialised Hospital, oluvannyuma lw’okuddamu okueberebwa emirundi ebiri nga ebivaamu biraga nti tebkyalina kirwadde kya #COVID-19.Kati abakawona bali 28. #COVID19UG #StayHome #Uganda. #STAYSAFEUG