Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 506 listening Simba FM Live

Abakakwatibwa obulwadde bwa COVID-19 mu Yuganda baweze 1000

July 9, 2020 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo netegeeza nga abantu abalala 23 bwebazuuliddwa n’obulwadde bwa #COVID-19 nga kati abakakasibwa mu Yuganda okubeera n’obulwadde buno baweze 1000.
Wabula bbo abakawona obulwadde bwa #COVID19UG baweze 908, nga kitegeeza abakyali mukujanjabibwa bali 92.