Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 254 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

abakakiiko ka cosase batabukidde aba bbanka enkulu

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Akakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku bitongole bya Gavumenti aka COSASE kalangiridde nti tekasobola kumaliriza kunoonyereza ku Bbanka z’ebyobusuubuzi omusanvu ezaggalwa.
Abatuula ku kakiiko bagamba entabwe eva ku bakungu ba Bbanka enkulu okubulwa ebiwandiiko ebikwata ku kwewozaako kwaabwe ku kuggala Bbanka zino omusanvu.
Embeera eno yawalirizza Ssentebe w’akakiiko Abdu Katuntu okugoba aba Bbanka enkulu baddeyo gyebakolera banoonye ebiwandiiko ebikwata ku kuggala Bbanka z’ebyobusuubuzi olwo badde mu kakiiko.