Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Abajja mu mwoleso e Kololo basiraniddeyo
December 11, 2021 · Mubiru Ali
Abavubuka abayiiya okuva e Mbarara bakyasiranidde ku Kisaawe e Kololo n’ebintu byabwe oluvannyuma lwa wiiki 3 nga bamaze okwolesa. Bano abakola emotoka ya @NRMOnline ne Chopper bagamba mbu Minisita Musenero yabasuubiza okubawa entambula ebazza e Mbarara naye tabagirambanga.