Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 105 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abajapani emmotoka baziyungire wano – Pulezidenti Museveni

October 10, 2016 · Mubiru Ali

“Bano betugulako ebintu ebweru twagala kubateekako akakalu, myaka kati ataano nga tubagulako emmotoka. 

Gyokoma okugula emmotoka ya Okujapani gyokoma okufunira abaana baabwe emirimu eri ewaabwe, n’olwekyo tusazeewo wano mu Africa ey’obuvanjuba , Abajapani emmotoka baziyungire wano, zikke ebbeeyi ate tufune n’emirimu . Abaana bakaaba emirimu tugiwa b’ebweru.

Ogwaffe gwa kugula, tuli katale, ekyo tukigaanye”.

Obwo  bwebumu ku bubaka bwa  Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni  obw’emikolo gy’ameefuga ga Yuganda nga eweza emyaka 54 mu bwetwaze egyabadde e Luuka olunaku lweggulo.