Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 184 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

ABAGWIRA BABAWA TTAKA, MUNNAYUGANDA BATWALA KYOLINA

April 10, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kampala Central Muhammad Nsereko; “Abagwira bwebajja mu Yuganda, babawa ettaka eryobwereere n’ebintu ebirala ebiwerako naye ate ye Munnayuganda bwayagala okutandikawo bizinensi yonna, ate alina kuwaayo kyapa kye okumuwola ensimbi atandika so nga ffenna tuvuganya ku katale kekamu akensi yonna.”