Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 840 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abagoberezi bazaalidde Pasita leenya – Nakasongola

May 12, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuze booku kyalo Kilalamba ekisangibwa mu ggombolola y’ e Kakooge mu Disitulikiti y’ e Nakasongola bavumbagidde Pasita nebamukuba ku Police y’ Nakasongola lwakulemera abamu ku bagoberezi be .

Abatuuze batutegeezezza nti Pasita Abbey Tumwesigye owa Kkanisa ya Holy Church of Christ abadde aliko abamu ku bagoberezi be omuli n’omuwala owa S.4 beyagaana okudda ewaabwe era nga abasuza mu kasenge kamu abantu musavu, abasajja mukaaga,omuwala omu nga abagamba ย nti bwebaddayo ewaabwe baggya kufa .

Ssembooze Godfrey Ssaalongo nga ye Ssentebe w’ekyalo kino Kilalamba agamba nti Pasita ono bamufubutudde kubanga bakooye okubuzaabuza abantu .