Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 93 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abaggyayo empapula z’okusunsulamu anaavuganya ku bwa Pulezidenti butandika okuzikomyawo.

September 21, 2015 · Mubiru Ali

Okutandika ne bbalaza ya wiiki eno, abaggyayo empapula z’okusunsulamu anaavuganya ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016 batandika okukomyawo empapula zino mu kakiiko k’ebyokulonda, akakiiko kagamba nti empapula zaakuddizibwayo okutuuka nga 29 – 09.

Abantu 48 beebaggyayo empapula nga 10 baabibiina ate nga abalala bali ku bwannamunigina.

Bano balina okusasula obukadde muzaana ezitabaddizibwa wamu n’okukunngaanya emikono 100 nga gya balonzi.