Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Abagenda okuwummula emirimu gy’amaggye mukuume empisa – Gen. Muhoozi

May 28, 2019 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye ly’eggwanga Gen. David Muhoozi yavuddeyo n’asiima obuweereza bwabannamagye ba UPDF abagenda okuwummula. Bweyabadde aggulawo okutendekebwa kwa Bannamaggye okubaweebwa nga tebanawummuzibwa e Jinja mu Cantonement Gadaffi Barracks yalabudde abagenda okuwummula nti ebikemo bingi bibalinze mu bulamu obwabulijjo nabasaba babeere bampisa era eky’okulabirako eri abalala.
Yabasabye okwewala okwetaba n’abantu abatalina kyebabongerako.
Ababaddewo abalala kwabaddeko Deputy CPA Brig. Sam Kakuru, Brig. Ceaser Bahwezi, n’abakulu abalala okuva mu ggye lya UPDF.