Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 652 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abagenda ku Hijja mulina kusooka kugemebwa COVID-19

March 4, 2021 · Mubiru Ali
MULINA KUSOOKA KUGEMEBWA COVID-19 OKUJJA KU HIJJA;
Minisitule y’ebyobulamu eya Saudi Arabia evuddeyo netegeeza nti mu Hijja y’omwaka guno egenda kukiriza abantu abo bokka abagemebwa ekirwadde kya #COVID-19.
Minisita w’Ebyobulamu owa Saudi Arabia Tawfiq al-Rabiah agamba nti kyabuwaze eri omuntu yenna ateekateeka okugenda okukola Hijja eyokumala enaku ttaano mu July alina okuba nga yagemebwa.