Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abagambibwa okutta Nagiriinya ne Ddereeva we bagamba baweebwa akakadde kamu

September 9, 2019 · Mubiru Ali
Ekitongole ky’amaggye ekikessi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango CMI nga kiri wamu ne Poliisi kisiibye kitalaaga n’abasajja abakwatiddwa nga kiteeberezebwa okwenyigira mu kuwamba wamu n’okutta omugenzi Maria Naggirinya Gateni ne Ddereeva we Ronald Kitayimbwa omwezi oguwedde.
Bano babatute mu bitundu by’e Nateete, abatemu okubalaga webagambibwa okusuula essimu z’abagenzi. Oluvannyuma bano beeyongeddeyo e Bulenga. Omu ku bakwate nakiriza nti ddala yeyatta abagenzi.
Bano bagamba nti basasulwa akakadde kamu ng’omusaala olw’okutta Nagiriinya.