Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 251 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Abagambibwa okugezaako okutta Gen. Katumba basindikiddwa ku alimanda

November 15, 2022 · Mubiru Ali
Abantu 8 abavunaanibwa emisango okuli okugezaako okutta Minisita Gen. Edward Katumba Wamala, okutta muwala we wamu ne Ddereeva we Omulamuzi Alice Komuhangi Khaukha abasindise ku alimanda okutuusa November 28 2022.
Kino kiddiridde oludda oluwaabi okusabayo akadde okwongera okukungaanya obujulizi obuluma bano 8. Bano kuliko; Yusuf Siraje Nyanzi, Hussein Sserubula, Muhammad Kagugube, Sirimani Kisambira, Abudullah Aziz Ramadhan, Dunka, Kamada Walusimbi, Habib Ramadhan Marjan ne Huzaifah Wampa.