ABAGAMBIBWA OKUGEZAAKO OKUTTA GEN. KATUMBA BASINDIKIDDWA E KITALYA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
ABAGAMBIBWA OKUGEZAAKO OKUTTA GEN. KATUMBA BASINDIKIDDWA E KITALYA:
Sserubula Hussein Ismael ne Nyanzi Yusuf Siraje batwaliddwa mu Kkooti y’omulamuzi w’e Nakawa okuvunaanibwa emisango 2 okuli ogwokutta Brenda ne Kayondo wamu n’okugezaako okutta Gen. Katumba Wamala okusinziira ku muwaabi wa Gavumenti Kyomugisha Barbara. Omulamuzi Dr. Singiza Douglas Karekona Chief Magistrate Nakawa bano abasindise mu kkomera e Kitalya okutuusa nga 3.8.21.
Share.

Leave A Reply