Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Abafiiridde mu nnyanja Nalubaale kati baweze 30 – Poliisi

August 6, 2023 · Mubiru Ali
Omuwendo gw’abaafiiridde mu kubbira kw’eryato ku nnyanja Nalubaale gulinnye nga kati emirambo egyakannyululwa giri 30. Bino bikakasiddwa adduumira Uganda Police Force y’okumazzi Ubaldo Bamunoba era nga yakuliddemu omuyigo gw’emirambo gy’abaafiride mu njega eno.
Kigambibwa nti eryato lino eryali litisse akabindo lyaliko abantu abasoba mu 30. Poliisi ekyagenda mumaaso n’okunoonya abantu abalala abaafiiridde mu kabenje kano.