Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 323 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abadde Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among Njagala okutegeeza Bannayuganda mwenna ku nsonga ezikwata ku kyokwesimbawo ku bwa Sipiika. Oluvannyuma lwokwebuuza wamu nokwekuba mu mutima wamu nokusobola okutereeza embeera mu Kibiina kyaffe ekya National Resistance Movement

May 18, 2026 · Radio Simba

🎵 Abadde Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among; “Njagala okutegeeza Bannayuganda mwenna ku nsonga ezikwata ku kyokwesimbawo ku bwa Sipiika. Oluvannyuma lwokwebuuza wamu nokwekuba mu mutima wamu n’okusobola okutereeza embeera mu Kibiina kyaffe ekya National Resistance Movement – NRM, nsazeewo okuva mu lwokaano lwokuvuganya ku kifo kino mu Palamenti eye 12. Neebaza nnyo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu n’ekibiina kyange ekya NRM wamu n’Ababaka ba Palamenti eye 11 olwokumpa omukisa okuweereza ng’omumyuuka wa Sipiika era nga Sipiika. Mikwano gyange ne Famire yange mwebale kuyimirirawo nange wamu n’obuwagizi mu myaka 5 egiyise.
Nsuubiza okuwagira abo bonna Pulezident n’ekibiina bekinaaba kironze era nenkubiriza ne Babaka banange mu Palamenti eye 12 okukola kyekimu. Ngenda kusigalawo okuweereza Eggwanga lyange okusinziira ku buvunaanyizibwa Pulezidenti n’Ekibiina bwekinaaba kimpadde.
Mu kaseera kano newaddeyo okugenda mu maaso nga ngakolagana n’abanoonyerezaako nga ebitongole ebivunaanyizibwa okusobola oku