Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 454 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abadde avuganya Kagame bamutidde e South Africa

June 1, 2019 · Mubiru Ali

Camir Nkuruziza eyaliko Omukuumi w’omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame wabula nakyuuka natandika okumuvuganya yatiddwa mu South Africa mu kibuga Cape Town nga wakayita enaku ntono nnyo nga Pulezidenti Kagame yakava ku bugenyi bweyaliko e South Africa nga agenze ku mukolo gw’okulayiza Cyril Ramaphosa Pulezidenti wa South Africa.