Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abadde atwala omukazi mu Ddwaliro Poliisi ebakanze naggwa

Omwogezi wa People Power – Uganda Joel Ssenyonyi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa facebook nategeeza nti waliwo omutuuze mu muluka gwa Bukoto 2 mu Nakawa Division Nelly Kalema eyabadde atwala omukazi mu ddwaliro ku piki piki ku ssaawa ssatu ez’ekiro yasanze abasirikale babiri aba Uganda Police Force nga bali ku piki piki nebakuba omukazi ne baton, Nelly Piki piki yamulemeredde naggwa nafuna obuvune ku mutwe. https://youtu.be/0EbISF4ttWc

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort