Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Abadde atema omuti gumugwiridde n’afiirawo .
January 14, 2016 · Mubiru Ali
Omusajja abadde asala omuti gumugwiridde negumutta enkya ya leero . Bino bibadde ku kyalo Nabulenzi mu gombolola ye Bulawuli mu disitulikiti ye Kamuli .
Omusasi waffe Solomon Baleke atutegeezezza nti omugenzi abadde amanyiddwa nga Kiranda Patrick myaka 46 .